TWAGALA SSENTE ZAFFE: Abazimbi ku Uganda Cancer Institute beesaze akajegere

Akawungeezi

Abakozi ba kampuni eya IBM Kasthew Contractors eyapatana ogw’okuzimba ekizimbe omugenda okuteekebwa ekifo ew’okujjanjabirwa n’okunoonyereza ku bulwadde bwa Kkookolo e Mulago bakedde kuteeka wansi bikola nga balanga bakama baabwe obutabasasula. Bano bagamba nti bukyanga batandika kukola kati emyezi g